Ngeye Clan Logo

E kika ky'Engeye

Welcome to Ngeye Clan

Preserving our rich heritage...

Ekika ky'Engeye kirina amasiga mwenda (9) n'Emituba esaatu (3) egy'etuukira ku Kasolya buterevu. Ekika kirina emituba emirala egisuka mu kikumi (100) okuva mu Masiga. Mu Mituba muyaamu e Nyiriri ezisuka mu bibiri (200). Ba Jjajja ab'Amasiga, e Mituba n'Enyiriri bonna balina ba "Lubuga". Ba Lubuga basuka mu bisatu (300) ku mitedera gyonna.

Jjajja w'ekika ye Ow'essiga Bakazilwendo e Bumpenje mu ssaza lye Busiro, Kasanje Town Council, Wakiso District.

Learn More
Omukulu we'Kika

E Kika mu Bufunze

Obutaka

Obutaka bwe'kika buli BUSUJJA; mu ssaza lye'BUSIRO, mu Kakiri Town Council, mu WAKISO District

Akabbiro

Akanyonyi akayitbwa KKUNGUVVU

Omubala

Tatuula Tatuula, asulumba busulumbi. Ttutu, Ttutu lifumita likyaali tto ...

Upcoming Events

Annual Gathering

Date: 25th December 2025

Cultural Workshop

Date: 10th January 2026

Community Outreach

Date: 5th February 2026