E kika ky'Engeye

Mpoza, mu Gwatiro

Omukulu we Sigga: Kibirige Abdallah Ssebunya

e Kyaalo: Gwatiro | Ssaza: Butambala | District: Butambala

Ebikulu ebiffa ku sigga Mpoza, mu Gwatiro

Essiga lya Mpoza lyelimu ku masiga asatu ganasangwa agakola ekika ky'eNgeye. Essiga lino lisangibwa ku lusozi Mpoza mu Gwatiro, era okutukayo okwata lye Masaka nga ova e Kampala nokyaamira e Kyabaddaza wuyo makulungu ku kisaawe awo ku mutala Gwatiro nolinya ku lusozi Mpoza. Olusozi olwo lwawebwaayo Ssekabaka Kamaanya mu mwaaka gwa 1814-1832 ku mulembe ogwo.

Ebiffo ebye nkizo mu ssiga lya Mpoza, mu Gwatiro

Akabira ka Lubaale -

Oluzi Natundu -

Nanfuka - Omuti gwo muwafu oguyitibwa Nanfuka

Omweso ku lusozi Mpoza - Omweso guli ku ntiko yo'lusozi Mpoza, ku lwaazi ba Jjajja kwebayesezanga.

Emirimu abe ssiga lya Mpoza, mu Gwatiro gyetukola mu bwa Kabaka

Ssabawaali - Ffe ba Ssabawaali be senero lya Kabaka abasogola omubisi gwaanywa no mwenge. Omusiige ye Mpoza mu gwatirio ava mu mutuba gwa Kalaaki, e Bulaaki mu Ssingo.

E Mituba egiru mu ssiga lya Mpoza, mu Gwatiro

# Erinya Ebifa ku Mutuba mu bufunze
1 Kalaki, e Bulaki Ssingo
← Back to Home